[Intro]
Yeah.. rodick pro
Team enough
Ze boyi ya bakakole
[Verse 1]
Ebigambo bibe bitono
Blood, we move like a storm
Gwen tukukima, no mercy
Ebijama bislako awo
Kuba kumalayo masasi, tatata awo
Oba otidde, step back
Taxini ekute omudagala
Ajikute na jisaba
Mukaba boyi ne gamukanuka
Najipasinjira kibadawe boyi
Naye nega mumyuka
Netagaza najikwata
Najisawansi
[Pre-Chorus]
Anti taxini mukaba
Maxado wansi
Middle East mwe gyemwagala
Buli ekiseera tetulwaza
[Chorus]
BAKIKUMBA, team enough
Ze boyi ya bakakole
BAKIKUMBA, team enough
Ebigambo bibe bitono
BAKIKUMBA, team enough
Buli kimu tukimalayo
(BAKIKUMBA) (team enough)
[Verse 2]
Mwe bakikuba muzoleya nyo
Naye eno team eze mbi
Agenda kuleka bulikumba
Ngali y’awaka, tujja
Tukuba n’obukakanyavu
Tukwata ekkubo lyaffe
Buli akanyigo kaffe
Kakola nga nsanja mu bbanga
Bannaffe batuula waggulu
Naye omwoyo gugenda n’amaanyi
Tewali kuzza misango
Bwe tutambula, bagwa mpola
[Chorus]
BAKIKUMBA, team enough
Ze boyi ya bakakole
BAKIKUMBA, team enough
Ebigambo bibe bitono
BAKIKUMBA, team enough
Buli kimu tukimalayo
(BAKIKUMBA) (team enough)